Wandiika sentence zino mu kitabo kyo nga mu mabanga agalimu ogenda ossaamu obugambo obutukiramu obutegeeza obwananyinyi ni
Wa, ba, gwa, gya, lyo, ga, kya, bya ya, za lwa, ka, bwa, twa,
Kwa.
Mu mabanga agali mu sentence ssamu pronoun ezobwananyini ezitukiriramu
e.g.
- Abaana bo tebanadda (Omwami)
- Omutwe __________________________ munene (empologoma, emu)
- Olunaku ________________________ lutuuse (abazadde)
- Erinya ___________________________ sirimanyi (ekyalo)
- Eterekero ________________________ liwedde (ebitabo)
- Omusawo ___________________ tanatuuka (amanya)
- Ekitabo ___________________ kiyulise (omulenzi)
- Obukambwe ____________________ tebutendeka (engo, Nyingi)
- Emiti ___________________ bagitemye (omusajja)
- Omugo _________________ munene (ensuwa)
- Amata _____________________ gafudde (bo)
- Obwogi _______________________ buwedeko (akambe)
- Engoye ______________________ bazireese (ffe)
- Ente _______________ ebuze
- Effumu _____________________ limenyese (nze)
- Okutu kwe kuliko enkovu
- Otuta __________________ batunywedde (mmwe)
- Obwambe _____________________ sibulaba (ggwe)
- Empeta __________________ egudde (omugole)
- Olujegere __________________ lwabula (embwa)
Leave a Comment